Eby’akalulu Ka EALA Tebinnaggwa

0
606

Oluvannyuma lwokugwa mu Kalulu ka palamenti ya East Africa, Munna FDC Ingrid Turinawe agenda mbuga ng’agamba nti enkola eyagobereddwa teyabadde nnambukulufu. Ingrid agamba nti wadde yanooyezza akalulu mu paalimenti, yabuzaabuziddwa nnyo engeri okulonda gye kwategekeddwamu ate nga n’amateeka gennyini agalina okugobererwa tegaaweebwa balonzi mu budde.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here