Bannakyewa Babanja Amateeka Amakakali ku Kufumbiza Abatanneetuuka

0
146

Bannakyewa bagala amateeka agakawata ku kuwasa n’okufumbirwa galungamizibwe, okumalawo ekizibu ky’okufumbiza abaana abatenneetuuka.
Omuze guno gusinze kusimba makanda mu Busoga naye wadde amateeka ga Uganda galagira omuwala oba omulenzi okugenda mu bufumbo nga awezezza emyaka 18,abagamenya beekwasa obuwayiro obuteekawo ebika byobufumbo ebitali bimu.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here