Densite Z'abayizi Ziriwa?

0
890

Abayizi b’e Makerere bakedde kukunga bannaabwe beekalakaase nga bawakanya ekyokumala ebbanga nga tebafuna densite zaabwe, okuba nga emikutu kwebewandisizza tegikyakola nga era tebakyasobola na kukebera bubonero bwabwe ku mikutu gya Yintanenti nga bwegwali.