Next Media Eleese Omukutu Omulala, #NilePostNews

0
365

Kkampuni ya NEXT MEDIA etwala emikutu gy’amawulire okuli ogwa NBS Television, Salam TV ne Sanyuka TV olwaleero etongozza olupapula lw’amawulire olwa yintanenti olutuumiddwa The Nile Post nga luno lwakwongera okusaasanya amawulire agookya era aganooyerezeddwako obulungi okukira ku mpapula eziriwo. The Nile Post nga yakyaaka nnyo ku mikutu gi mugatta bantu bweyafulumya amawulire agakwata ku kulwanagana okwaali mu paalimenti mu kaseera Television lwezaaganibwa okulaga ebyaali bifaayo, esuubira okuwa bannayuganda amawulire agabuli kika kyokka nga ganonyerezeddwako bulungi. Bushra Namirimu ayogeddeko n’abakulu abali emabega w’okuyiiya n’okuteekateeka olupapula luno olw’ogerwako.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here