Mu kiro ekikeeseza olwaleero nga abantu bona bwebabadde bakyajaganya okuyingila omwaka omupya 2018 ate abazigu abatanategerekeka bakubye police ekimooni nebalumbagana ebyalo mu district y’e Bukomansimbi ne Lwengo nebabatematema era okukakana nga bataano baluguzeemu obulamu ate bangi ne babaleka nga babatemye ebitagambika.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here