Ephraim Ntaganda apondoose neyeetondera akakiiko ka Bamugereire mu kibba ttaka ly’essomereo lya Nakasero Primary school, naddala ekisaawe ky’essomero. Kino kiddiridde akakiiko okukunya Ntaganda ku bigambibwa nti yeenyigira mu bukumpanya bw’okukupanya ettaka ly’essomero, ekyamuviirako n’okuyingira ekkomera akakiiko bwekaalagira.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here