Nnyina W’omukama Best Kemigisha Akakiiko K’ettaka Kamwetaaga

0
385

Nnyina omukama wa Toro Best Kemigisha awereddwa ennaku nnya zokka okulabikako mu kakiiko ke Ttaka akakubirizibwa omulamuzi Bamugemereire. Omujwera Kemigisha alindiriddwa olwalero kyokka natalabikako era mu bbaluwa gyawandikidde akakiiko asabye aweebwe obudde amale okwetegereza ensong aezimuvunanibwa era ngatawadde bbanga mwanamalirira kuzetegereza alyoke agasimba gane nakakiiko.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here