Ettaka Lyawudde Omubaka ne Bakansala e Kagadi

0
95

Abatuze E Kagadi beekubidde enduulu ew’omubaka waabwe Barnabus Tinkasimire lwa Bakulembeze Baabwe okubaggyamu ssente nga bagamba nti zaakubayamba mu kakiiko k’ettaka akakulirwa Omulamuzi Catherine Bamugemereire. Abakulembeze b’eggombolola y’e Mpeefu mu district y’e Kagadi nga bakulemberwa ssentebe w’eggombolola eno Robert Ankwasibwe ne Kansala ku district tulyasingula Alex n’abalala 4 beekolamu ekibiina akakundi (pressure group) oluvannyuma lw’okumanya nti abatuuze ettaka kwebali liliko abantu abajinga ebyapa ebisukka mu 14 nga

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here