Ebya Kayihura Bikyali Bizibuzibu

0
906

Omubaka we Lwemiyaga mu Parliament Theodore Ssekikubo awera kuleeta kiteeso okuwaliriza government okugoberera amateeka’ ku nsonga za General Kale Kayihura. Wabula ye omubaka we Nakawa Michael Kabaziguluka akubye ebituli mu kooti y’amagye ewasubirwa okuwozesebwa Kahiyura n’agamba nti teri muntu ayinza kuwozesebwa mu kkooti eyo y’afuna bwenkanya.

More News