Abasuubuzi bafunyemu okutya

0
835

Abasuubuzi abakolera mu katale akasangibwa ku Kumi Road mu kibuga Mbale balaze obutali bumativu olwe’kiwandiiko ekibalagira okwamuka ekifo kino, bbo kyebawaknya. Bano bakedde kwekalakaasa mu mirembe nga boolekera ekitebe kya Town council gyebakwangidde omubaka wa gavt e Mbale ekiwandiiko ekisaba omukulembeze w’eggwanga okuyingira mu nsonga eno.