Olunaku luno olw’abaagalana bangi balutwala nga lwakuwa n’okulaga Omukwano eri abooluganda lwabwe, emikwano, abaagala, abayambye ne bebeegomba. Awo no naffe ana Next Media ne banywanyi aba Star Times ne Club One 54, Afri Suites kyetuvudde tuisiima abawagizi baffe era ng’abalaba Sanyuka TV (Essanyu Lyo) ku luno bebalidde empanga. Abawanguzi babuuse ne dekooda, ebijjulo n’abaagalana baabwe, ebimuli n’ebirala.