Abanauganda Abakulukusibwa B'eyongedde – Kabushenga

0
2128

Banayuganda banji bawudisiddwa nebatwalibwa mu nsi z’ebweru ngabalimbiddwalimbiddwa nga bwebagenda okuyoola ensimbi, kyoka bwebatuuka eyo, nebabasa mu bintu birala, abamu nebamaliriza ngabafiriddwa obulamu.
Bino byebiwaliriza banakyewa okuva mu kitongole kya RAHAB Uganda okusiyaguka kilomita 32 okuva e Lubowa paka entebe okulaga akabi akali mubikolwa ebyokukusa abantu.