Abayindi Baagala Omubaka mu Palamenti ya Uganda.

0
512

Abayindi abawangalira mu Uganda batuzizizza olukungaana bonna nebassa kimu nti betaaga omubaka anabakikirira mu Palamenti.
Aabakulu bano batuzizizza olukungaana e Munyonyo nebagamba nti baleeta kuno ensimbi nyingi naye tebalina kyebaganyuddwa mu byabufuzi bya Uganda, nga yensonga lwaki bagala nabo bafune okukirirwa mu palamenti ya Uganda.