Abayizi Basimattuse Okufiira mu Muliro

0
682

Abayizi b’essomero lya New Victory Primary School baasuze batunula oluvannyuma lwa nabbambula w’omuliro okusanyaawo ebisulo byabwe byonna.
Omuliro guno agutaategeerekese kwe gwavudde gwatandise abaana bali mu ddiiro balya kyaggulo.

More News