Besigye Yeesunga Kayihura

0
969

Olwaleero munna FDC azzeemu okweyanjula mu kkooti nga bweyalagirwa nga ayimbulwa okuva mu kkomera ku kakalu ka kooti, kyokka n’ayongera okulambira nti gavumenti agenderedde kimu kumumalako mirembe gye n’okumulemesa okukola emirimu gye.
Wabula Besigye asinzidde eno n’akuba obulatti, nti anti obuwangaazi bw’emmese bugirumisa ku ddiba lya kappa, kale naye yeesunze nnyo