Essannyu Nga Kabaka Aggulawo Olukiiko

0
630

Embuga ya Buganda enkulu Bulange – Mengo ebugumye enkya ya leero, Omutanda bw’asiimye n’alabikako eri Obuganda okuggulawo olukiiko lwa Buganda. Olw’omulundi ogw’a 24.
Ssaabasajja abadde bumu ne Maama Nnaabagereka, era omukolo guno ogubadde ogw’ekitiibwa gubaddeko n’okweyanza obwami eri abo Kabaka be yalonda okumukiikirira ebunaayira.
Bingi ebibadde ku mukolo by’otoyinza kubuusa maaso, era bye tukuleetedde