Kayihura Aleeta Enkyukakyaka mu Poliisi

0
753

Okusobola okukendeeza ku bumenyi bw’amateeka n’okukakasa nti abantu bona benyigira butereevu mu kulwanyisa emize emibi mu bitundu, sabapoliisi Gen Kale Kayihura aliko entekateka empya zaleese era nga muzino okukwata ateberezebwa okuba omumenyi wa mateeka kyekimu ku bijja okusembaayo. Sabapoliisi abadde agulawo Poliisi ye Kihika mu district ye Kibuku.