Nnaabe Yeeyongedde Mu Kika Ky'engeye

0
1169

Enkaayana mukika ky’Engeye zeyongedde oluvanyuma lwekiyayi Kabaka kyeyasingisa omusango olwokulya ensowole okweyongera okudamu nebatuuza Kasuuja omulala atali Ssaabasajja gweyakakasa nga ono bamutuliza kubutaka bw’ekika ky’engeye.
Olwa leero Olukiiko lwe kika lutuuzibwa ku offiisi zabwe e Namirembe okwongera okukakasa nga bwebatakiriziganya nabo abawakanyiza okusalawo kwa Ssaabasajja. Dean Sssava abaddeyo.