Onduparaka Banoonya Kawumbi

0
520

Club ya Onduparaka yeri ku mimwa gya banayuganda olw’obuvumu bweyayolesa mukujja muza babinywera, saako obuwagizi bwerina.
Bano bagamba nti kyebaliko mukadde kano kwekukunganya ensimbi bakakase nti mpaawo kibatataganya nga batandiise okukyanga omupiira, era bamalirivu nti bagya kuzifuna.