Pulezidenti Museveni Awezezza Enaku 100 Mubuyinza Mukisanja Kino

0
1052

Ziweze ennaku 100 bukya mukulembeze wa ggwanga awangula kalulu mu mwezi ogw’okubiri omwaka guno.
Emyezi esatu giwulikika nga emitono wabula Pulezidenti Museveni aliko byasobodde okutandikako n’okutuukako mu bbanga ettono bweliti era nga byetukuleetedde otegeere amaanyi gatadde mu kisanja kino.