Ssentebe wa Kalungu Agyiddwayo

0
1180

Court enkulu e Masaka eragidde ekifo kya ssentebe wa disitulikiti y’e Kalungu kuddemu oluvannyuma lwokukizuula nti mu kulondebwa mwalimu okubba obululu
Munna NRM Richard Kyabaggu yaggyiddwa mu kifo kino oluvannyuma lwa munna dp Emmanuel Musoke okwekubira enduulu ngaawakanya okulondebwa kwe