Supreme Mufti Awabudde Abasiraamu

0
650

Nga abasiraamu beetegera okukuza Iddi enkulu ey’okusala ebisolo Iddi Adhuha, Supreme Mufti bwabadde asitule okugenda mu ggwanga lya Iran ku bugenyi obutongole alese akuutidde abasiraamu okwetegekera olunaku olukulu luno era batuukirize obulombolombo bwanno nga bwebwayogerwako mu kitabo ekitukuvu ekya Kulhan.