Uganda Cranes Egenze Masaka

0
468

Team y’eggwanga eya Uganda cranes yatuuse dda e Masaka mu Buddu gyegenda okwegezaamu ne ttiimu ey’awamu evudde mu t mu Buganda.
Emipiira egyenjawulo gyebagenda okuzzanya mu bitundu bya Uganda eby’enjawulo zigendereddwamu okumanayisa ttiimu y’eggwanga mu bannansi baayo n’okwetegekera Comoros mu mupiira ogugenda okuyindira mu kisaawe ky’eggwanga e Nambooole.