Unilever Etongozza Enteekateeka

0
546

Unilever Uganda esabuukuludde kasendabaguzi agandereddwaamu okutumbula ssabbuuni ow’obuwunga ayitibwa Sunlight.
Mu kasendabaguzi ono aba Unilever baakugabira ba kasitoma sabbuuni n’ekigrndererwa eky’okutumbula obuyonjo mu maka.
Akulira kampuni eno mu Uganda Peter Muchiri agambye nti sabbuuni wabwe wa mutindo nnyo era buli maka mu Uganda gamwetaaga.