URA ne NBS Baakusomesa ku Musolo

0
630

Ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue Authority kyekutte NBS Television okubatuusizza eddoozi lyabwe mu bantu basobole okumanya obukulu bw’okuwa omusolo.
Omwaka guno, URA yeetaaga okukunganya obuse bwa siringi za Uganda 13 ku buse 26 ezikola embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2016-2017.