Akabenje Katugumbudde 7 E Lwengo

0
952

Abantu 9 bafiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde eKyawagoonya ku luguudo oluva eMasaka okudda eLyantonde
Akabenje kano kabaddewo enkya yaleero, taxi ebadde egezaako okwewala ente ebadde esala ekubo, owa baasi nagyekaanga olwo emotoka endala nezitomeregana