Aba NRM Basaze Ediiro, Beegaze ku FDC

0
580

Agafubutuse e Rwampara, abawagizi b’eyali omubaka Vincent Kyamadidi banyiize ne baabulira ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM, bwe batyo beesozze FDC.
Ekibanyiizizza ye kkooti okusazaamu obuwanguzi bwa Kyamadidi ku kifo ekyo, n’erangirira Charles Ngabirano ng’omubaka omulonde.
Abawagizi bagamba nti endoliito eziri mu NRM z’ezawanguzza Kyamadidi, era naye bamuwadde ga buwa NRM agiveemu.

TagsFDCNRM