Abee Naddangira Bakutandika Bbanka

0
529

Bannayuganda bawererddwa amagezi okukomya okulowoleza mu gavummenti mu buli kimu naye nabo bafeeyo okubeera nekyebakola okwekulakulanya nga bayita mukweterekera ku katono ke bafuna era n’okuba aberufu eri banaabwe bebakolagana nabob mu bibiina byobwebweggasi.