Enju Zigudde, Abantu Bakaaba

0
587

Abantu 120 e Mubende basigadde ttayo oluvannyuma lwa namutikwa w’enkuba afukumuse ng’aggwa mu ggulu n’aleka enju zaabwe ku ddimwa.
Enkuba eno ebaddemu omuyaga ogw’amaanyi ekosezza ebyalo Musanvu mu ggombolola y’e Kiyuuni ne Musaale.