Ez'a CECAFA Eza Bakyala Zitandise Leero e Njeru

0
1025

Empaka z’omupiira ogwabakazi mu kitundu kya CECAFA nga zino zyindira Njeru e Jinja, Kenya ekakanye ku Uganda nejinkukumula goola nnya ku bwerere, ate Burundi yakakanya ku Zanzibar nejiwuttula goolo kkumi ku kiso kyambuzi.

TagsCECAFA