Musse Ensimbi Byobulambuzi – UWA

0
987

Ekitongole ekivunanyizibwa ku kuuma ebyomunsiko kyagala banayuganda abagula ettaka balowooze ku nsonga yokukuuma ebyomunsiko ngerimu ku kubo okutumbula ebyobulambuzi mugwanga saako okukuuma ebyokuttale, ate nga nabo kijja kubayamba okwongeera ku nsimbi Mu nsawo zaabwe.