Obuyonjo e Masaka Bubulamu Batuuze

0
676

Bannamasaka beeraliikirivu olw’ebbula ly’amazzi eriboolekedde, ng’entabwe eva ku mugga Nabajuzi okukalira.
Amazzi agakozesebwa mu kibuga Masaka gaggyibwa mu mugga guno, naye kizuuliddwa nti omugga gwongedde okukalira.
Ab’ekitongole ky’amazzi kati basazeewo okugula ebyuma ebinaakubanga amazzi okugaggya mu nnyanja Nalubaale.