Tiimu Ya Comoros Eyingidewo

0
507

Ekibinja ekisoose ekya tiimu y’omupiira eya Comoros kyatakawadde dda mu Uganda, bazze okusamba omupiira ne Uganda.
Bano olubadde okutuuka mu Uganda beeweze okufaafaagana ne Cranes, era balabudde nti tebazze kusiika binyomo.