Ab'e Nkumba Amazzi Baganywera Wamu N'ente

0
658

Abatuuze okuva ku byalo ebiwera mu kibuga kye Ntebe mu division ye Nkumba bolokedde okufa endwadde eziva ku mazzi amagyama gebakozesa.
Omusasi waffe atuuse ku byalo okuli kiwafu east, Nkumba Central ne Namiro ng’ekiriyo kyeralikiriza anti abaayo amazzi gebakozesa n’ente mwezinywa.