Azadde Abaana Abana Bimusobedde

0
816

Abaganda bagereesa nebagamba nti okuzaala kujagaana, nga balaga nti omuntu yenna bwaba afunye ezadde alina kusanyuka, anti abamu banonya abaana naye tebabalabako.
Wabula bo abafumbo ababiri mukama beyagonomoddeko ezadde ly’abaana bana omulundi gumu mu district ye Arua bo bibasobedde anti ekyokubayimirizaawo tebakirina era baali mukwebuuza kiki katonda kyeyabalanze okubawa abaana bana omulundi gumu.