Besigye Bamukukusizza Okutuuka Ewuwe

0
661

Olwaleero Dr Kizza Besigye lwakomyewo mu ggwanga kyokka obutafaananako na bulijjo, ono poliisi temuganyizza wadde okuseetula ekigere okuva ennyonyi mwaggyidde webadde esimbye era aggyiddwawo mungeri ya kikomando okutuuka ewuwe e Kasangati.
Abantu babadde bamulindiridde ku kisaawe ne ku nguudo, tebamukubyeko kyamulubaale era bakanze kulinda nga buteerere