Ebigezo By’abasoma Eby’obusuubuzi N’ebyemikono Bifulumiziddwa

0
420

Ebigezo by’abayizi abasoma eby’obusuubuzi n’ebyemikono eby’omwaka guno bifulumiziddwa, nga biraga nti abayizi ab’obuwala baakola bulungi okukira abalenzi.
Alipoota eraze nti newankubadde omuwendo gw’abayizi abakola eby’emikono gukendedde, naye ate abayizi beeyongedde okukola obulungi.
Abayizi 6997 be baatuula ebigezo ebyo, ebyakolebwa mu June ne July.