Ebyenfuna Byaffe Biwenyera – Kasaija

0
529

Gavumenti ya Uganda ekkirizza nti mu butuufu eby’enfuna by’eggwanga bitagala newankubadde tebyeraliikiriza nnyo ng’abamu bwe babityebeka.
Minisita w’ebyensimbi Matia Kasiaja ebigambo bye abyesigamizza ku alipoota y’ekitongole ky’ebyensimbi eky’ensi yonna KI IMF, eraze nti gavt eriko ky’ekoze okuzuukusa eby’enfuna, naddala ng’ezimba enguudo n’ebirala.
Wabula obuzibu bukyali mu by’enjigiriza n’ebyobulamu.