Eyazaala Abaana Bana Omulundi Ogumu Bamusobedde

0
813

Moses Kyesanga ne mukyalawe Nekesa Janet abatuze be Buguluma mu district y’ e Kyankwanzi katonda beyawa ezadde lya baana bana omulundi gumu bkaaba twawa nga ntulege nga bagamba nti batuuse okulemererwa okubalabirira olw’obwavu obubawunyako.
Abazadde bano kati abaweza abaana e 11 basinga kweraliikirira kusoma nga ngeri ya kulisaamu baana baabwe bano.