UNRA: Kagina Yasasula Kkampuni Etaliiyo

0
886

Nankulu w’ekitongole ekivunanyizibwa ku nguudo mu ggwanga ekya UNRA Allen Kagina akkirizza nga bweyafiiriza eggwanga ensimbi eziwerera ddala obuwumbi musanvu bweyakkiriza okusasula kkampuni ya China Railway Group 3 nga kkampuni eno teyali mu kontulakiti.
Kagina agamba nti yawuddiisibwa ebitagambika bweyateeka omukono ku ndagaano ne kkampuni etaliiyo era teyasooka kwetegereza.

TagsUNRA