Aba NRM Tebanalaba Ebibala Bya Kisanja Hakuna Mchezo

0
557

Olukiiko olukulu olufuga abasiraamu mu ggwanga olwa Uganda Muslim Supreme Council luvuddeyo nerulabula abantu ssekinnoomu okwewala bannakigwanyizi abagenda beerimbika mu kukulakulanya obusiraamu nga ate ekigendererwa kya kubba byabugagga bwa busiraamu. Ate mu malala, abavubuka abeeyita aba NRM banaabidde abakulembeze baabwe mu maaso bebagamba nti tebalina kyebabagasizza.