Abaana Ba Uganda Bagobeddwa e Tanzania

0
513

Sabaminisita wa Uganda Dr Ruhakana Rugunda aliko ekibinja kyabakugu okuva mu wofiisi ye balagidde okunonyereza ku bigambibwa nti abaana okuva e Rakai bwebagenda okusomesa mu Tanzania bagobwayo. Dr. Rugunda abadde alambula abantu abakosebwa mutenza Ggulu e Rakai nebamufuwa bino ebitawomedde matu ge.