Ebyenjigiriza Mubisseemu Ensimbi – Besigye

0
900

Eyali Pulezidenti wa FDC rtd Col Dr Kizza Besigye asabye Paalimenti okutuula obukubirire enogere eddagala ekizibu ekiri e Makerere naddala ekyensimbi, nga tekinnasajjuka.
Besigye akakasa nti Gavumenti erina obusobozi obugonjoola ebizibu ebiri ku ssettendekero wa Makerere nga kale okugiggala nga terina kyegonjodde tekirina kyekiyamba.
Besigye okwogera bino asinzidde mu maka ge e Kasangati gyakubye olukungaana lwa bannamawulire.