Lwamafwa neBanne Basindikiddwa Luzira

0
1098

Omulamuzi wa kkooti ewozesa abakenuzi Lawrence Gidudu alkalize abaali abakozi ba minisitule y’abakozi 3 ng’ogubasse mu vvi gwa kukumpanya nsimbi ya muwi wa musolo.
Eyali omuteesiteesi omukulu owa minisitule ya’bakozi, Jimmy Rwamafwa, eyali omubazi w’ebitabo omukulu mu kitongole kino Christopher Obbey n’eyali akulira okunonyereza Kunsa Kwanuka beebasibiddwa lwa kubba obuwumbi bwa siring za Uganda 88.