Odrek Rwabogo Awanjagidde Gavumenti Etaase Abavubuka

0
575

Munna NRM Odrek Rwabogo awanjagidde gavumenti etaase abavubuka ba Uganda abatandiseewo obulimulimu obw’okwekulaakulanya, naddala ku nsonga y’emisolo.
Rwabogo agambye nti abavubuka bangi abeekembye naye oluusi emisolo gibalemesa okugenda mu maaso, ate abagwiira abazze obuzzi kun obo ne basonyiyibwa emisolo.