Owa Kookkolo Anoonya Obukadde Ataano

0
741

Christine Nalika ow’emyaka 26 gyokka anoonya bazirakisa okumusondera ensimbi asobole okugenda mu Buyindi alongoosebwe kookolo w’ekika ekimanyiddwa nga Sarcoma akwata ebifo by’omubiri ebigomda n’ebinywa.
Ekirwadde kino Nalika yakimanya mwaka guwedde era n’alongoosebwa wabula tewona.