Wakoze Bubi Okugala Makerere – HURINET

0
527

Oluvannyuma lwa Pulezidenti Museveni okuggala Yunivasite y’e Makerere, bannakyewa abeegattira mu mukago gwabwe ogwa Human Rights Network Uganda bakolokose nnyo Pulezidenti Museveni olw’okuggala Yunivasite eno nga bagamba nti ebiri e Makerere byabadde bisobola okugonjolwa nga teggaddwa.
Yunivasite y’e Makerere yaggalwawo ennaku ezo oluvannyuma lw’abayizi okwekalakaasa nga bawakanya obutasomesebwa.

More News