Abakungubazi Bakolimidde Gavumenti e Kasese

0
843

Ab’enju y’omugenzi Baluku Barambye omumbowa omukulu mu lubiri lw’omusinga wa Rwenzururu bebamu ku bbanamukisa abasobodde okuzuula omulambo gw’omuntu waabwe era bwebamwawudde ku mirambo emirala bamwolekezza ku kyalo Kisojo gyaziikiddwa wakati mu miranga n’okwaziirana.
Wabula ab’oluganda lw’omumbowa w’Omusinga mu kuziika boogeredde Gavumenti ebikankana.
Omusasi waffe abaddeyo mu kuziika.