Abatibwa e Kasese Baziikiddwa mu Nkambi Y'abasirikale

0
1020

Kyaddaaki abantu abatibwa ng’amagye ne Poliisi galumbye olubiri lw’omusinga e Kasese n’obufo obugambibwa okuba nti abakuumi b’obusinga mwebali bekukumye bazikiddwa.
Abantu bano bazikiddwa enkya yaleero mu nkambi y’amagye era agavaayo galaga nti abasoba mu makumi attaano bebazikiddwa.