Envuza Zizinzeeko Ab'e Buikwe

0
1205

Ababaka ba Palamenti abava e Buyikwe ababadde bagenze okuyamba abantu baabwe ku kikwatagana n’ekirwadde kya mukenenya ate kibabuseeko okutuuka mu bitundu byebakikirira nga babatendera nvunza ezinatera okumalawo bebakikirira.
Abe buikwe balombozze enaku gyebasanze nga byonna biva ku nvunza wabula abamu ku batuuze banenyeza banabwe bebagamba nti bayitiriza obujjama nebatuuka nokubaletera ebizibu ngekyevunza.